Abazinyi aba Triplets Gheto Kids bwebatuukirirwa nti baakuzina mu luyimba lwa Chris Brown olwa Back to Love bannayuganda baalowooza nti bambi abavubuka bano bafunye butitimbe kumbe bambi wwa
Mukwogerako ne maneja wabazinyi bano Kavuma Dauda, yatutegeezezza nti Chris Brown teyabawa yadde ku nsimbi era baakolera bwereere.
Ono yatugambye nti wadde nga baalabikiramu obutikitiki bubiri bwokka, eyo teyalibadde nsonga yaakubalyazaamanya
Kino kyabaleetedde okufuna looya era nga kati bano bwobeera obaagala oyita mu looya waabwe bakomye okubalyazaamaanya