Nkimanyi saawa yonna remah ajjakumala akomewo ewange, Nze naye tulina binji ebitugatta,  – Eddy kenzo asekeledde Dr Hamza abantu nebalowooza awunze

By: Shifrah Kayaga: gwo omukolo nga gukyaagenda mumaaso, eddy kenzo yomu kubantu abanji gwebalowooza nti embeela eliwo yandiba elina engeli jemunyigilizaamu

Olunaku olwaalelo kwekubadde okwanjula kwa mwana muwala remah namakula wammu nemunne dr hamza ssebunya, Wabula, webutuukidde katti nga embeela ya edy kenzo etandise okwelaliikiliza abantu nga beebuza oba awunze

Ono olwalabye omukolo yagendedewo ku facebook page yye nawandikka ngha bwayagaliza remah nemunne dr hamza obufumbo obutukuvu nokweyagala lubeelela ekintu ekyaaletedde abantu okukwaata kuttama

Laba video

Recommended For You

About the Author: admin