Omuyimbi Eddy Kenzo olunaku olweggulo yavuddeyo naategeeza nga bwatagenda kudda mu nju jeyaganako n’abadde muganzi we Rema Namakula era nalayira okuddamu okulinnyamu ekigere
Kino kiddiride Rema Namakula okwanjula omwagalwawe omupya Dr Hamza Ssebnya mu bakadde be era nga omukolo gwabadde wali e nabbingo ku luguudo lwe Masaka
Kino kirabika nga Kenzo tekyamuyisizza bulungi wadde naakatono era nga n’omukolo tegwamusanze mu ggwanga. Kati ekyebuuzibwa enju banaajirekera ani