1: Fik Fameica
ono asinga kukyakalira mu baala lya Hive wali e mukono era nga eno kizibu nnyo okugendayo n’otamusangayo
2: Allan Toniks
Ono ye alinga gwebagamba nti amabaala mu kampala nemiriraano mulimu abiri gokka kubanga ye akuba kibaala kya wave ne hive era nga Fik
3:Vip Jemo
Okwawukanako nne banne, ono ye ate akuba bubaala bwa mu kitundu kimu kireka era nga ye ku Victoria awo waakasiba
4: Mun G
Ono simanyi oba abeera anoonya baana kumusanyusaamu kubanga cassa e mukono waakasiba n’obwana bwa Ucu