Oooh bizuuse Tukuleetedde ensonga eneekusifu lwaki Bobi Wine yagenda ku kivvulu kya Irene Ntale ekyali mu America

Omuyimbi naye ate nga yafuuka munnabyabufuuzi ono nga ye Robert Kyagulanyi abasinga gwe bamanyi nga Bobi Wine yoomu ku bantu abagenda ku kivvulu kya Irene Ntale ekya Nyamba ekyali mu America

Bano baludde nga baamukwano era kinajjukirwa nti Ntale yaddamu n’oluyimba lwa Bobi olwa KIkomando

Ntale teyeenyigira mu luyimba lwa Tubonga naawe olwali luwaana Museveni ate yoomu ku baali mu luyimba lwa Bobi olwa Tuliyambala engule

Okusinziira ku Bobi Wine, Ntale mukwano mwesimbu nnyo nnyo ddala

Recommended For You

About the Author: admin