Bebe Cool ayogedde ensonga eyamugaana okugenda ku mukolo gwa Rema Namakula ate nga yali yayitibwa

Omuyimbi Bebe Cool yoomu ku bayimbi abaayitibwa ku mukolo gwa Rema Namakula nga ayanjula mwana munne Hamza Ssebunya mu bazadde be naye ekyewuunyisa Bebe Cool teyalinnyayo

Bebe Cool yavuddeyo nategeeza ensi ekyamugaana okugenda ku mukolo guno era mbu tewabadde kirala wabula mbu obutamuwa kitiibwa kytonna

Ono yavuddeyo nategeeza nga bweyali ayagala Rema Namakula okwesitukiramu okumutwalira Card kyokka ye yamutumiza muntu era ekyalaga nti tamuwa kitiibwa wadde era naye nagaana okugendayo

Recommended For You

About the Author: admin