Rema Namakula ayimbidde Hamza Ssebunnya akayimba k’omukwano Gwe atanakawulira keekaseera

Omuyimbi Rema Namakula nga ono yaakamala okwanjula omwagalwa we ewa bazadde be wali mu makaa gaabwe e Nabbingo leero avuddeyo naategeeza nga bwali mu mukwano omungi ennyo ne mwana munne ono Hamza.

Ono teyakomye awo naayongerako nti nebwamulabako bulabi awulira nga takyassa era nga abeera awulira nga waliwo ekintu ekibeera nga ekimulinye

Bweyabuuziddwa oba anaamuyimbirayo akayimba Rema yategeezezza nti nga lwaki nedda

Loading...