Bitabusse: Sheebah azinye ekimansulo kukabaga kokuweza emyaaka 30 – Abasajja bafudde esanyu nga baagala kukwaatako

By: Our Reporter: Olunaku olwaalelo tulina amawulile gesanyu oluvanyuma lwa mwana muwala sheebah karungi okubeela omusanyuffu nga awezeza emyaaka 30

Biino byabaddewo gulo ono bweyasanyuse ella abamu kuba fans bbe bamukoledde akabaga akamuyozaayoza nga bwebamuyimbila. Baaguze ebimuli nebabijuza munyumba yye ekyaamuwadde esanyu lyensuso

Sheebah emyaka 30 yajiyise dirty 30 wabula abantu abenjawulo paka katti bakyaawakana obba bituufu ono alina myaka 30 goka

 

Please follow and like us:
error0
Loading...