Wuuno mukuba kyeeyo atotodde enaku na’maziga agali e’Saudi Arabia – kukyeyalabba yatandika okulwanilila bana’uganda abali mu ebuwalabu

By: Shifrah Kayaga: Buli mulimu kuba nebibi wammu nebilunji naye bwetwoogela kukuba ekyeeyo mwanattu oyinza okubitwaala nga ebyomuzanyo naye enaku elli eyo banji bajitendda

Calvin Kayanja nga ono yagendako e side zze qatar okukakalabye emilimu nga abantu abalala yatunyonyodde obulumi nemilanga ebisangibwa e buwalabu. Calvin akakasiza nti kali kaba nga kalulu nti osobola okugwa mumaka amalunji atte ella osobola okugwa mumakka agetabu

Kayanja yavaayo okutandika okulwanilila endembe lyabantu banno ella nga buli afuna ekizibu omuli abatibwa abakubwa abakwatibwa nebabafunisa embuto nabalala banji ella nga wetwoogelela ono yemuzila bantu gwebalina okuva e buwalabu

Sooka olabe enaku elli mu arabia

Please follow and like us:
error0
Loading...