Tuffude: Omukulu Brian White Asibidwa Mubukambwe, Akubidwa emigo abantu nebeewunya ekigenda mumaaso.

By: Our Reporter: Bino byewunyisa naye nga atte bituufu naye nomugaga brian white kyona kyeyakoze okutuuka kukyookya tewali akimanyi paka nakatti

Omugagga briana white kigambibwa nti akawatidwa olunaku olwaalelo police yakuno eludde nga emmunonya emazze nemukwaata nemugalila nga ensonga emukwasiza paka nakatti tenabba kutegeelebwa

Abantu abenjawulo ababuuzidwa ensonga jebasuubila nadala bwekijja kwaabo ababaddewo bakakasiza nti tewabaddewo bigambo binji byogedwa naye kyo ekyokumutwaala bamututu bubi nyo ekibaleetedde okutya

Please follow and like us:
error0
Loading...