Samanya nti nali nyamba muntu musilu, Remah olowooza jooli otuuse naye ogenda kusilaana singa totandika kumpa kitiibwa – Bebecool awandudde omulilo 

By: Our Reporter: Zino entalo zebayita ezaboluganda nadala bwekijja mu music wa uganda naye nomukulu bebecool wamu ne remah namakula sibakukakanya katti busungu.

Kinajukilwa nti oluvanyuma lwokwanjula kwa remah namakula, abawagizi ba bebecool wamu ne remah baavayo okwebuuza lwaki omukulu bebe teyalinya kukwanjula kwa remah, wabula bebecool yasobodde okwanukula abantu naye bigambwe

Bebecool juuzi yavaayo nayogela ensonga lwaki teyagenda kumukolo gwa remah ella nategeeza nti remah ayitiliza nyo okumuyisaamu amaaso yye kyalaba nga olwokuba alina abasiguzze kyaava teyeetaga kumanya

Ono yayongeddeko nti remah yakwaata ka card nakatwaali omupakasi akaawe bebecool yye kyeyagamba nti kaali kamanyiilo nakumuyisaamu maaso

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...