Bobiwine alazze elyanyi poliisi nesigala nga yewunya – afulumye mumotoka yye abantu nebabula okweta okumulabako

By: Shifrah Kayaga: Abantu banji bazze bawakanya enkola ya police okutulugunya bobiwine nadala nga atuuse mubiffo ebyenjawulo. Wabula, leeo ensonga zenno zibatabbude

Bobiwine yalabiseeko mumaziika gomugenzi meddi sozi kagwa, ensi nensi yavudeyo neyeyawula kubyona byebaabadde bakola oluvanyuma nga buli muntu akunukiliza kutunula kubangi gwebayita omuzila wa uganda

Police kuluno yavudeyo okufuba okulaba nga bakakanya embeela naye ekyeewunyisa kyabadde nti kunamunji womuntu eyabadde yeyiye wali okutunula ku kyagulanyi, police yalemeledwa olwazze nesigala kutunula butunuzi

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...