Remah yandekela ebisilaani munyumba nolwekyo yensonga lwaki enjagala jitunda – Eddy kenzo ayatudde amazima abantu nebewunya

By: Shifrah Kayaga: Esaawa etuuse abantu okutandika okwefumita ebiso nadala bwekijja kumukwaano gwebaali balina olwamala mubunambilo negugwaawo bwegutyo

Oluvanyuma lwa remah namakula okuvaayo nagenda ewomusajja omulala eyamukubilawo ekitaada okutuuka abantu okutandika okugamba nti watya nga bino byona byabulimba nga eno video shoot

Wabula, banji baamala nebakiliza nti bituufu remah agenze oluvanyuma lwokwanjula okwaamenya ebisenge nekutiisa nabawagizi ba eddy kenzo. Olutalo lwatandise okuvaayo nga luva kungeli eddy kenzo jeyatawo enyuma yye seguku etundibwe mbu mulimu ebisilaani

Please follow and like us:
error0
Loading...