Bisessa: Fille avumye Mc Kats obukopi – amusabye ajja obwavubwe nobusilu ku social media akole ngemyakajje bwejigamba

By: Shifrah Kayaga: Luno lwebayita olutalo mubaagalana naye nemwana mulezi mc kats asilisidwa bwebamugambye okujja ekyaalo nobujega ku social media akole ebimuzimba

Olunaku lwegulo mc kats yatandisse okuteeka ebyobugagga bwe ku social media okuli enyumba ezokupangisa wamu nemotoka bili omwabadde nezikawunda abantu byebaagambye nti byakitto nyo

Abayimbi abenjawulo omuli APass yye byamusobedde dda nebeebuza nti oba kats afunye kubuzibu kumutwe oba alina ebimukyaankalanyiza kuba tategeela oba kituufu mwavu bwavu, oba mugagga oba alina ekizibu kumutwe

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...