Eddy kenzo bamukutte mukatambi nga yebaka nebasajja banne- abantu bawunze nebewunya oba kituufu yeye oba nedda

By: Our Reporter: zino zebayita ensonga zabakulu bokka wabula nomukyaala marggie nalongo nga ono yenamwandu wa AK 47 kaakano abaotodde ebyaama ebilesse ensi nga eyasaamilidde

Kinajukilwa nti margiie nalongo yaliko omwagalwa wa Grunade nga ono yemuyimbi eyakuyimbila akayimba ka AFAZAALI NKULOGA akakutte uganda wansi newagulu. Wabula, olunaku lwegulo grunade yavudeyo nakakasa nalongo nti takyamwagala ella amwesonyiwe

Kino kyajje nalongo mumbeela okutuuka okwoogela ebyaama omwabadde jeff kiwa, eddy kenzo, jose chameleon, aziz zazion, AK47 nabalala bangi. Wabula, ono mubyayogedde agaseeko okumenya abayimbi abalya ebisiyagga beyali alabyeeko

Yiino video

Please follow and like us:
error0
Loading...