John Blaq ne Vinka bakyekoledde ku stage ku Kivvulu kya Ayabass

Ekivvulu ky’omuyimbi John Blaq byebimu ku bivvulu ebikyasinze okukola omwaka guno ku lwa bantu beyafunye abaabadde abanji era ne ku ngeri gye yasanyusizaamu abantu be nga abatwala lukoba ku lukoba

Ekivvulu kino kyabadde wali ku Freedom City ku luguudo lwa entebe era nga ekifo kyo kyajuzizza nekibooga

Ebimu ku byasinze okusanyula n’okukyamula abantu yengeri John Blaq jeyakuttemu Vinka nga bayimba oluyimba lwabwe lwebaakola ababiri era nga kirabika nga eno yeeyabadde performance y’olunaku

Please follow and like us:
error0
Loading...