Gods Plan yeyanyingiza mubisiyaga, Yaleeta’nga abasajja nebankozesa lwampaka nange lumu kwekwebaka nne sheilla nga nesasuza – Grunade akaabye

By: Our Reporter: Kyona kyekili kyebayita ensasage mumaka gabakungu omuli gods plan, sheilla gashumba wamu nne Grunade official

Mu weekend ensasage yagwaawo wakatti wa Nalongo marggie neyali boyfriend we grunade oluvanyuma lwokwawukana mubukambwe okutuuka ekiseela grunade okuwandika obubaka ku facebook nga agamba yye ne margie biwedde

Kino kyanyiiza nyo marggie okutuuka okugenda naye ku social media nakola audio nga ayatula buli kyaama grunade kyeyamugamba nga bakyaali ku swangz avenue omwaali nokubotola ebyaama byekituufu ekyatta AK47

sooka olabe wiino

Please follow and like us:
error0
Loading...