Bizuuse!!!! Yiino engeri eyeewuunyisa mukyala wa GNL Zamba gye yawaamu Big Trill ekigambo.

Gnl Zamba ne mukyala we bali mu ggwanga ne mukyala we era nga ono munnansi wa America nga amannya ge ye Miriam Tamar era nga bano baayingira eggwanga wiiki eyo gyetukubye amabega

Bwebaayingira eggwanga GNL yayagala okwewuunyisa mikwano gye okusingira ddala beyali nabo mu kibiina kya Baboon forest eranga mun mwalimu Mun G ne Big Trill owa Part after party

Mukyala wa Gnl yakubira Big trill essimu naamugamba nti amumatira nnyo era nti ayagala kumuwa ku kigambo naye big trill naagaana wadde nga yamulemerako akabanga era kyadaaki Mariam nagamba Big Trill nti GNL ali mu ggwanga era ayagala kumulaba

Loading...