Eddy Kenzo atonedde Mikie Wine ekirabo kya bukadde, naye gwe olowooza kirabo ki?

Eddy Kenzo ne munne Mikie Wine bavudde wala nnyo era nga bano bajjukirwa nnyo mu luyimba lwabwe olwa yannimba lwe bayimba emyaka nga kkumi emabega era nga Kenzo okuva olwo abadde ajja yeebaza Mikie

Kati ku lunaku olw’okuna nga bali mu kukola vidiyo y’oluyimba lwa ssemyekozo, Kenzo yawadde Mikie necklace ya Gold ate nga eri original era nga eno ebalirirwamu bukadde

Kale nno bagamba nti etasiima ebula agiwa era yensonga lwaki munnafe yasiimye munne bwebaatandika ekintu kino

Please follow and like us:
error0
Loading...