Omuyimbi David Lutalo olwaleero avuddeyo naayogera ensonga entuufu lwaki yasuddewo muyimbi munne Choosen Beckie okuva mu kibiina kye ekya da Bares
Lutalo agamba nti abantu tebaagala kuyita Choosen Beckie ku bivvulu ekitegeeza nti awo abeera taleeta sente ate nga abeera alina okuteekebwamu ssente
Bwe yabuuziddwa Lutalo yazeemu nti, ” sisobola kuteeka sente wantu wesifunamu wadde” Byabadde bigambo bya David Lutalo
Please follow and like us: