Bambi nsaba buyambi: Nagwa mumukwaano nne Boss wange nansuubiza okukyaawa mukazzi’we ankubbe embagga eyamanyi – kyoka katti aneefulidde nga atte ndi lubutto.

By: Muto wa senga:Mbalamusiza nyo bamikwaano, amanya gange go sijja kugoogela naye nga nina emyaaka 29 nga mbeela side zenno mukikajjo kuluguudo olukadde munyumba zabayindi

Mazze emyaaka etaano nga nkolela amakka gabantu banno wabula lwaali lumu mukama wange nasooba najja mukiseenge kyange nankaka akaboozi ella nzijukila yansilisa nangamba nti nangeza gamba mukazzi we wakunzitta

Kino ekikolwa kiludde ekiseela ngakigenda mumaaso okumala omwaaka mulamba. Wabula wanno juuzi nagenda nenkizuula nti nandiba ndi lubutto olwengelli jenali mpitiliza okulwaala lwaala nengeli jenali nsesema

Binsobedde, nkole ntya bamikwaano

Loading...