Bobi Wine ne bano temukkirizibwa mu kutambula kwa nkya:- Omwogezi wa poliisi alabudde Bobi Wine ne mu kutambula kwe nkya

Addirira omwogezi w’ekitonogole ekikuuma ddembe ekya poliisi nga ono ye patrick onyango avuddeyo nalabula bannabyabufuzi bonna abaagala okutaataaganya okutambula kwenkya okugenderedwamu okulwanyisa enguzi

Ono yalabudde nti teri agenda kukkirizibwa kutambula nga talina bisaanizo bimala era bimusobozesa kutambula

Okutambula kunokugenda kulembeerwamu presidenti Museveni

Please follow and like us:
error0
Loading...