Fenna tuli bali banguzi:- Amyuka omukubiriza wa palamenti Jacob Oulanya ayogedde abakungu abalya enguzi mu maaso ga Museveni

Amyuka omukubiriza wa palamenti Jacob Oulanya olwaleero akawangamudde bwavuddeyo nategeeza nga buli munnayuganda bwali omuli w’enguzi buli omu mu kiti kye oba mwavu oba mugagga

Bino abyogeredde wali mu kutambula kw’okulwanyisa enguzi era nga kuno kukulembeddwamu omukulembeze w’eggwanga lyatu omukulu pulezidenti Museveni

Bino abyogeredde wali e Kololo ku independence grounds era mu bigambo bye agambye bwati

“We all are guilty as charged, let anybody challenge me Mr. President. I come because it’s a public show but deep down I know we are going back to practice the same corruption. Don’t wait to be a president of this country to fight corruption.”

 

Please follow and like us:
error0
Loading...