Bitabuse!!!!! Rema Namakula atubidde mu mabanja, adduse wa Kenzo okumuyamba

Omuyimbi Rema Namakula yayanjula omwagalwa we Dr Hamza Ssebunya mu bazadde be mu mukolo ogwali ogwamaanyi era ogwalimu ssente ennyingi ennyo era nga zino zaasasamaza nab’okukyalo

Kati nno sente zebaayonoona kirabika nga baali beewoze neewole era nga kati saawa yaakusasula. Ababeera Rema okumpi bbo bagamba nti Rema kati akola bukubirire era nga kati buli kalimu akakola newekaba ka ssente ntono

Ono yayongedde oyutegeeza nti Rema emmotoka ye ajitunda asobole okusasula amabanja ge

 

Recommended For You

About the Author: admin