Fresh kid alina okusilaana kuba nze abadde amufudde kki kyaali naye nekanelagilako Рmanager francis akolimidde new management

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwa fresh daddy nemukaziwe okusalawo okugoba manager francis nga omwana we bamuwadde manager omulala, bino byasobela abantu benjawulo.

Fresh kid yafunye management empya nga wetwoogelela manager eddy yamukwasaganya wabula nga abantu beebuza oba kituufu kino kibadde kyetagisa okuva ewa bazadde ba fresh kid oba baasusse webandikomye

Wabula, manager francis yalabika nga atali musanyufu nawankubadde yali tayagaliza mutto kibi kyona. Yye manager eddy ategeezeza nti kakibbe kki omwana alina okutuukiliza buli kilooto kye kyeyayagala

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...