Sisobola kwegomba Zanie Brown kuba tali ku’original – Chris evans yeeganye ebyokukwaana Omuyimbi zanie brown

By: Our Reporter: Kino kitutabuseeko kuba oluvanyuma lwabayimbi nabawagizi abenjawulo okuvaayo nebakakasa nga ababili banno bwebaagalana oba okwegombagana, chris evans amazze mabyeegana

Omuyimbi chris evans okuva edda yali yeegomba omuwala ono nga agamba nti yemukyaala akyaasinze okuyaka mubayimbi bonna ella nga yasaba katonda nti singa luba lumu namwagala talidamu kuutoma

Wabula juuzi bwetwakubila chris evans nga tumubuza kubyomuyimbi yatulaga nti wandiba tewaliiyo suubi wadde

Sooka olabe video

Recommended For You

About the Author: admin