Grunade kasajja kakoppi nyo, nakayamba naye tekalina magezzi – Nalongo Magie akyaawandula omulilo

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwa nalongo margie okusalawo nabotola ebyaama byeyali omwagalwaa’we grunade, ono atulazze tanabba kuva kunsonga

Olunaku lwegulo nalongo margie bweyabadde ku Tv emu wanno mukampala, yasazeewo okutegeeza abantu nti yye takyaasobola kuyamba muyimbi yenna nadala banno abalina amalala amangi kuba tebamanyi kusiima

Ono yayongeddeko nti grunade musajja yamumanyiila nyo kuba yamuteekamu sente nyiinji wabula talina kyeyamuwa nga amudiza

Laba video

Recommended For You

About the Author: admin