Aba’mayanja famire beegasse nebazinilamu bakadde baabwe nebasanyuka – Bakaabye bwebajukidde nti AK47 takyaaliwo

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa’bamayanja famire okuvaayo nebagenda okusanyusa bakadde baabwe mumakaa’gabwe, esanyu lyavudemu amaziga

Ba Mayanja famire mwemuli abayimbi nga Pallaso, Weasel, Jose Chameleon, AK47 nabalala banji. Wabula kuluno banno basazeewo okudukilako ewaka atte basobola okusanyusaamu bakadde baabwe

Enyiimba bayimbye nyinji nga mwemuli nezomugenzi ella nabwekityo olwajukidde nti muganda waabwe takyaabalimu kwekusaba mukama amuwumuze mirembe

Laba video

Loading...