Nalongo Margie Yeeganye ebyokwagala omuyimbi Grunade Official – agambye tasobola kwagala bwana muwunya minyila

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwa nalongo margie nga ono namwandu wa AK47 okuvaayo nalangila grunade, twakizudde nti obusunga tebunaba kukakana

Nalongo margie nga ono yeyali namwandu wa AK47 yatandika okufuna obwagazi bwokufuuka manager wa grunade oluvanyuma lwokumulabamu talent atte nga naye bwatyo ensonga za sente azilina

Wabula, juuzi grunade yavaayo nakakasa nti tasobola kwagala nalongo ella bwatyo namuswaaza ekyawaliliza nalongo okwoogela buli kyaama grunade kyeyamugamba

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...