Grace Khan yeeganye ebyo’kwaagala Kojja Kitonsa – Agambye bulijjo abalobesa  kuba yye alina musajja’we omutuufu

By: Shifrah Kayaga: Bino byanpuna, oluvanyuma lwa kojja kitonsa okulekawo grace khan, bituwedeko ono bwavudeyo nategeeza nti kitonsa tabeela’ngako baawe

Grace khan kinajukilwa nti yali yeesiba kumuyimbi jovan luzinda ella nga bano okwawukana ebintu byawanvuwa okutuuka nokusiba jovan nga bamugamba nti akubye grace khan yebyeyawakana nga agamba grace yali alwaana nemukaziwe nga yye abataasa butaasa

Olunaku lwaalelo byatugudde mumatu nti omukazi ono jeyadukila ewa kojja kitoonsa yamaze namuvaako nadayo ewamukazi’we eyasooka ella bwebatyo balina nne baby omupya gwebaakatuuma elinya

Laba video nga grace yegaana

Recommended For You

About the Author: admin