Sheilah Gashumba avumye vumye bakamaabe aba Africel. Abalangidde ebintu bingi omuli n’obubbi

Ebimu ku bizibu bannayuganda byebasinga okusanga kwekubbibwa amakampuni g’amasimu nga gano gababbira mu data, airtime n’ebirala bingi nnyo era nga kibadde tekibasanyusa wadde n’akatono naye nga tebalina aboogerera

Kati Sheilah Gashumba yavuddeyo nalaga obutali bumativu eri amakampuni g’amassimu kungeri data jaddukamu lwakuba ono teyayawudde kampani ki mu butongole

“Lol but these telecommunications companies in Uganda!! How can weekly 500mb data @4000ugshs run out in an hour?” Bwatyo bweyagambye

Kinajjukirwa nti ono ambaasada wa Africell

Loading...