Abawagizi bba People Power mulekele awo okutukubila kelele buli kaseela – Omulangira Ndausi abuulilidde abantu bba Bobiwine

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwabawagizi bba people power okwefuga olunaku lwegulo nga bakuba campaign oba kiyitte okweebuza kubanabwe obba bobiwine amanyikidwa nga robert kyagulanyi anasobola okwesimbawo mukalulu ka 2021, bataanudde ntalo

Banno bazze batabaala ebitundu ebyenjawulo ella bwebatyo nga beebuza oba kituufu bobiwine asaanidde okwesimbawo. Wabula mu’campaign zinno abantu banji bazze bafiilwa ebintu byabwe ekileetedde bana’uganda abamu okweetamwa

Wanno Omulangira ndausi wasinzidde okubeela nga abuulilila abantu bba people power ella nabagamba bakakanne

Laba video

Loading...