Batubonya’bonyeza nyo naye nsaba tuleme kupowa – Bobiwine aweleza abawagizi’bbe obubaka nga yegayilila

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwa bobiwine okutandika campaign ezinamuyamba okuwangula akalulu mu 2021, ebintu tebimugendedde bulunji oluvanyuma lwa’poliisi okubiyingilamu

Bobiwine azze atabaala ebitundu ebyenjawulo naye ekyewunyisa kili nti mukiffo kyokukuba campaign mumilembe poliisi yagenzze nebiyingila ekyaaletedde abantu abenjawulo okwebuza ekigenda mumaaso

Banji bakosedwa wabula kyagulanyi abasabye babeele bakakamu kubanga tebagenda kupowa katti

Laba video

Recommended For You

About the Author: admin