John Blaq ali mumaziga, bamumye Visa emutwaala America okuyimbila bba Na’uganda – Anyonyodde nti promoter’we tamwaagaliza

By: Our Reporter: Omuyimbi john blaq abanji gwebamanyi nga bwa bwa bwa olunaku olwaalelo yaali munaku oluvanyuma lwokumibwa visa emutwaala ebweelu okuyimbila abantu baayo

Kinajukilwa nti ono oluvanyuma lwokukola Aya’bass concert kku freedom city nesitula abanji nabatono, yasalawo omukisa’gwe agugezeseeko ebulaaya jeyali yatandika edda okulanga ella nga abantu bamweesunze

Wabula leelo akoze press conference nga anyonyola nga bwebamumye visa emutwaala ebweelu okuyimba

Laba video

Loading...