Bebe Cool:- Museveni kyamutwalira emyaka etaano okunsodera emmotoka eyo

Omu ku bayimbi abasinga erinnya mu Uganda nga ono ye Bebe Cool jebuvuddeko yavaayo neyeefunira kapyata y’emotoka ekika kya Toyota Landcruiser VX aka Mpenkoni okuva ewa Muzeeyi Museveni

Kino nno kyayogeza abantu bangi nnyo obwama nga bwezaava ku sente z’omuwi w’omusolo naye Bebe Cool avuddeyo nategeeza nga buno bwebuli obulimba

Ono yategeezezza nga Museveni bwe yasondera emmotoka eno emyaka etaano era nti sente ezo tezaamubeerera nnyangu kufuna

Please follow and like us:
error0
Loading...