Laba Olutalo: Khalifah Aganaga Bamuvumye obutanaaba nokubba sente zabayimbi – Chris Johnz nne Fresh Daddy bamalilivu okwaatula ebyaama byonna

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomuyimbi Chris Johnz okusalawo okulekulila Bad character ekulilwa khalifah aganaga nga ono yeyabadde manager yye, bino byona byaazadde lutalo wakatti wababili

Kinajukilwa nti Fresh Daddy naye yali muyimbi mu management eno naye oluvanyuma lwokunyigilizibwa yasalawo nalekulila olwo khalifah kwekusalawo okuyingizaamu Chris johnz kyoka nga ono naye yavudeyo atolotooma

Chris Johnz yatunyonyodde nti Khalifah alina ebizibu binji omuli obutanaaba, okusula mubuziggo byabayaaye, okunywa enjaga nebilala binji

Laba video

Loading...