Baabano abayimbi ne ba celeb abalala abeetabye mu ttabamiruka wa NRM. Eyabakulembeddemu nno ssi Bebe cool wadde kusaasira sinnakindi Buchaman. Ajja kukwewuunyisa eyabakulembeddemu

Ennamba y’abayimbi abawerako yayitibwa okwetaba mu ttabamiruka w’ekibiina ky’eby’obufuzi era nga kyekiri mu buyinza ekya NRM era nga abayimbi banji bajjumbidde okuyitibwa kuno

Bano baagenze mu bungi era nga baakulembeddwamu mukulu Moses Ssali amanyikiddwa ennyo nga Bebe Cool era neyegattibwako banne omuli Catherine Kusaasira, Buchaman , Big Eye nabalala bangi nnyo

Bano baafubye omutemwa gw’ensimbi ezigambibwa okubeera mu bukadde nga butaano buli omu era nga bano baavuddeyo basanyufu bya nsusso

Please follow and like us:
error0
fb-share-icon80000
Tweet 5k
fb-share-icon20
Loading...