Kenzo amaze nagaba enju ye eye Sseguku. Ekyebuuzibwa ajiwadde ani? Agenda kukwewuunyisa nnyo

Omuyimbi Edrisa Musuuza nga ono amanyikiddwa nnyo nga Eddy Kenzo yavaayo naalayira obutaddamu kusula mu nju gyebaagana nga ne maama w’omwana we Rema Namakula nga kino kyaddirira Dr Hamza Ssebunnya okumumutwalako

Kenzo yassoka naavaayo n’ekirowoozo ky’okutunda enju eno naye ate oluvannyuma kirabika nga yeekubye mutima era nagaba ngabe

Agaakagwawo galaga nti yajiwadde aba Big Talent soccer academy bajira babeeramu era nga bano bali eyo mu makumi ana mu nnamba era kenzo bweyabuuziddwa yategeezezza nti bano beetaaga ekifo ekirungi ekyokubeeramu

Recommended For You

About the Author: admin