Baabano abayimbi Rude Boy baagamba nti beebasinga wano e Uganda . List egenda kukwewunyisa nnyo

Olunaku olweggulo omuyimbi Rude Boy yatuuse mu ggwanga Uganda era ono yakoze olukugana lwa bannamawulire okumubuuza ku bibuuzo ebikwata ku kivvulu kye kyagenda okukola ku Valentine

Mu lukungaana luno yayogedde abayimbi abakyasinze okukuba omuziki era nga muno yayogedde¬† Bebe Cool, Cindy n’omugenzi Radio naye ono yamalirizza awaana n’omuyimbi Jose Chameleone nga bwali Legend mu Africa

Ono yamalirizza agamba nti waakuyimba akayimba ka Radio aka Nakudata okumujjukira

Please follow and like us:
error0
fb-share-icon80000
Tweet 5k
fb-share-icon20
Loading...