Muzeeyi Museveni tangulira nga ku mmotoka yonna:- Jose Chameleone awanze omuliro

Omuyimbi Jose Chameleone era nga yoomu ku basinga obugagga mu Uganda yayingizzaawo ekyuma kyemmotoka endala okwongera kwezo ennyingi era ezebbeeyi zaalina era nga eno ebalilirwamu obukadde 600 oba Uganda

Okuva ekyuma kino bwe kyazze engambo zizze ziyitingana nti Museveni yeeyamugulidde emmotoka eno naye Chameleone avuddeyo nabyesamba

Ono yategeezezza nti yasonda sente zze okugula emmotoka eno era nti onotalinga bantu balala bebagulira obugulizi

Please follow and like us:
error0
fb-share-icon80000
Tweet 5k
fb-share-icon20
Loading...