Bebe cool nkubanja sente zange. Wannuma nenzikulekera kati neesonyiwa:- King Saha ayogedde sente zaabanja Bebe Cool. Nnyingi ddala

Olutalo wakati wa Bebe Cool ne munne King Saha kirabika nga lukyagendera ddala mu maaso oluvannyuma lwa King Saha okuvaayo nagamba nti abanja Bebe Cool sente ze era nga zino zimazeeyo akabanga akawererako ddala

Saha yategeezezza nti Bebe Cool yamuyita okuyimba ku kivvulu kya Tondeka e kiwaatule naye Saha bweyamaliriza okuyimba nabanja Bebe naamugamba nti enkya naye enkya engeri gye lutatuuka bambi Saha akaylinze nkya

King Saha era yategeezezza nti sente zino yazivaako era yazeesonyiwa kubanga Bebe Cool mufuta nnyo era mbu kyova olaba nga ajja kufa asabiriza

Recommended For You

About the Author: admin