Rema ayogedde ensonga lwaki yagobye Hamza kku interview – Asabye abantu bamwesonyiwe bakole ebibakwaatako

By: Our reporter: Oluvanyuma lwa remah okugenda najja dr hamza kku interview jeyabadde akola neba’namawulile, abantu abenjawulo bavudeyo nebamuvuma okufuga omusajja.

Abawagizi bba remah wamu nne dr hamza baavudeyo nebanenya remah kunsobi ebili zeyakoze okwaabadde okugoba chris evans ku stage wammu nokujja baawe dr hamza ku interview eyabadde ekolebwa bba namawulire

Rema yalaze nti ebigambo byabantu tebimulya kuba omusajja teyamufumbirwa nabantu bonna wabula yamufumbilwa yeka

Sooka olabbe video

Loading...