Bobi Wine asanyusiza Bana’Kenya bwabakubye omuziki nga tazikiza – Eno abaddeyo nne munne Bujju Banton

By: Shifrah Kayaga: Omukulu Bobiwine yoomu kubayimbi abatatela kugwa kumpagala ella nga ono olwokutaano yali side za kenya jeyakuba abantu omuziki nebeewunya

Bobiwine kinajukilwa nti bwekijja wanno mu uganda, ebivulubye byakomebwa nga bamugamba nti binno bileeta buleesi nsasagge wanno mu uganda. Wabula ono olunaku olwokutano yagendako e kenya ella kyaali kiyitilivu

Bujju Bunton yemuyimbi eyawelekelako Bobiwine ekyaaletela abawagizi okuwunga

Laba video

Loading...