Dr Ssebunnya yajja okusalawo ddi Kenzo lwajja okulaba muwalawe Aamal:- Rema akatemye Kenzo

Jebuvuddeko omuyimbi Edrisa Musuuza nga ono amanyikiddwa nnyo nga Eddy Kenzo yavaayo nategeeza nga eyali mukyalawe Rema Namakula bwe yamugaana okulaba muwala Aamal Musuuza

Nga ayogerako eri TV emu , Rema yategeezezza nga bwajja okwogera ne bba omupya basalewo ddi Kenzo lwajja okulaba muwalawe

“I will have to seat with my husband Ssebunya and we agree on the day when Kenzo can meet our daughter. I know he is the father of Aaamal but I have to first agree with my man,”Bwatyo Rema bweyagambye

Loading...