Bebe Cool azeemu naakubibwa obuccupa obujudde omusulo ne beer ku concert ya Cindy Sanyu

Omuyimbi Moses Ssali ono nga amanyikiddwa nnyo nga Bebe Cool kirabika nga ensonga z’okumukuba obucupa zikyagendera ddala mu maaso era nga kino kyeyolese wali ku Show ya mwana muwala Cindy Sanyu

Bebe cool olwalinnye ku stage bwati obucupa nebutandika okuyiika ku sitagi era wadde nga bambi ono yasigadde agumya omutwe nga ayimba era abawagizi abamu nga banyumirwa wadde nga abalala basigadde bakanyuga buchupa

Ekivvulu kino kyabaddeko abayimbi bangi nnyo omwabadde ne Jose Chameleone, Rabadaba , Karole Kasita, Vyper Rankings ko naabalala bangi ddala

Loading...