VIDEO: Muzuukuke: Olutalo Luwedewo, Justine Nameere Afukamidde Neyetondela Faridah Nakazibwe – Amusabye Amusonyiwe Besonyiwe Ebyayita

By:Shifrah Kayaga : Buli kimu kilina entadikwa nekomo wabula nolutalo olumazze ebanga elyeemyaka ebili lumaze nelugwaawo wakati wa faridah nakazibwe nne Justine nameere

Omukyala Justine Kinajukilwa yavaayo nayogella Amazima kubintu ebyenjawulo faridah byazze amukola omuli nokumuwaayiliza okumukwaanila omusajja kyoka Amazima olwaavayo negalaga nti omusajja Omar Ssali muganzi wa faridah nakazibwe yeeyali Omufele.

Kyadaaki Justine yesonyiye empalana nakola nga omuntu omukulu ella Bwatyo neyetonda nga akakasa nti empalana telina jeebatwaala wadde

Nabwekityo Asabye faridah nakazibwe Amusonyiwe nalayila okwesonyiwa buli kintu ekibanyiiza ella Bwatyo nomusango nasalawo agujeyo Mu’kooti

Recommended For You

About the Author: admin