Bad Black Asaze Ediilo, Yeyunze kku People Power, Avumye Balaam – “Todamu Kunzungilako”

By: Our Reporter: Omukulu bad black kyadaaki asazeewo okusala ediilo bweyeyunze ku people power nga ayomba olwenguzi abantu bba NRM jebazze bamulaga

Ono okuva bweyakola akalango ka kolona, abadde yagwaako esanyu oluvanyuma lwokugamba nti abantu ba ministry of health bamuba okufaako obuffi nebakozesa akalango kke kyoka nebagaana okumusasula

Bad black webukeeledde nga azeeyo mu people power ella bwaatyo nalabula abantu bba NRM okulekela awo okumuzungilako

Laba video

Loading...