Bad Black afulumizza list y’abakungu abaali bamuguzeeko, Mulimu abalangira abeekitiibwa, ba Mps abenjawulo ne , abayimbi nabeebitiibwa abalala bangi

Mwana muwala Bad Black ssi muntu waakusaagirako era nga kino bangi ku babadde bamwerijjamu bakiwuliddemu bwabavumyevumye nabasesebbula era nga alese bangi nga bamwewuunyiza ddala ddala

the notorious bad black who was had many relationships with different men both in Uganda and abroad

Kaakati jebuvuddeko mwana muwala ono yavaayo nategeeza nabanja gavumenti sente ze mbu zeyakolera akalango era nga kyawedde azifunye wadde nga tekyategeerekese zaabadde mekka era na wwa wezaavudde era nga kino kyanyizizza abantu bangi nnyo era neboogera ebigambo bingi nnyo ebyalabise nti byajjeko bad black wire

Kati bwe yawulidde bino naatiisatiisa okufulumya list yabasajja abaali bamuguzeeko era nagamba nti muno mulimu abantu bangi nnyo abeebitiibwa

Tujja kusigala nga tukutegeeza bwenaabeera nga efulumye

Loading...