Spice Diana ye Muyimbi omukyala akyasinze okukuba omuziki wano mu ggwanga abalala bakyali ku byabwe:-Weasal Manizo avumye Cindy ne Sheebah nti tebamanyi kuyimba

Omuyimbi Spice Diana kirabika nga akyafunira ddala okuwaanibwa abantu ab’enjawulo era nga akasembeddeyo ddala ye musajja mukulu okuva mu goodlyf nga ono ye Weasal Manizo era nga bino yabyogeredde mu katambi ne Luzze Andrew Anderson

Spice Diana is the Biggest Female Artiste in Uganda — Weasel

Okusinziira ku Weasal, mwana muwala spice yakyasinze okukola obulungi mu myaka ebiri egiyise emabega era nga tewali amusinze

Kinajjukirwa nti ono abadde yaakaweebwa award eyomukyala asinze era nga kino kyanyiza nnyo Cindy okumugeraageranya ku Spice

Loading...