Kibi nnyo!!!! Wuuno omuwala ew’emyaka 16 akwatiiddwa lwa kusuula bujje mu kaabuyonjo

Poliisi mu disitulikiti y’e kabaale olunaku olwa leero ekutte negalira omuwala ow’emyaka 16 ono nga yazadde omwana ate oluvannyuma naamusuula mu kaabuyonjo

16 year old girl arrested for dumping baby in pit latrine

Kiteberezebwa okubeera nga mwana muwala ono alina ka saaluuni kaakolamu era nga ekikolwa ekyekko kino yakikola ku lunaku olwa bbalaza era nga onoyasiba omwana we mu kaveera oluvannyumwa naamusuula mu kaabuyonjo

kapare Robert nga ono mutuuze ku kyalo Kansinga cell mu muluka gwe Burambira yeeyatemezza ku poliisi nayo eyasutukiddemu bunnambiro

Omwana yataasiddwa era naatwalibwa mu ddwaliro lye kabaale ate nga nnyina ye atemeza mabega wa mitaayimbwa mu Kabale Cetral Police Station

Loading...